Luganda 3

  • ㆍISBN : 9788928200450
  • ㆍPages : 382

Omwoyo omutukuvu abeera mu nze - Engeri entuufu era ekkirizibwa ey’okufuna Omwoyo Omutukuvu

Paul C. Jong

Mubu Kristayo leero ensonga ezikyasinze kwogerwako ennyo ze 'okulokolebwa okuva mu bibi' ne ' okubeera no Mwoyo Mutukuvu.Naye batono nnyo abalina amageezi amatuufu kunsonga zino nnewakkubadde nga ze ensonga ebbiri enkulu muKristayo.Ekyo'mutawaana kiri nti tetulina kyawandikibwa kya Baibuli ekiyigiriza ekiyigiriza mubulambulukufu kunsonga ezo waggulu.Wabaddewo abawandiisi abaKristayo bangi anga baggulumiza ebirabo byo Mwoyo Mutukuvu oba nga bannyonyola obulamu obwajjuzibwa oMwoyo.Naya teri nooomu kubo afaayo kukibuuzo,'Omukkiriza mubutuufu afuna atya omwoyo omutukuvu?Lwaki? Ekyewunyisa kiri nti tebasobola kuwandiika mubujjuvvu kukyo kubanga okumanya okutuufu tebakulina kukyo.Bwatyo Nnabbi Koseya bwayogera" Abantu bange babula olwo kubulwa okumanya.,ennaku zino abaKristayo sibatono abawalulwa eri enjigiriza za'madiini ezobulimba nga'basubira okufuna o Mwoyo Omutukuvu.Bakkiriza nti banafuna oMwoyo Omutukuvu bwebanabeera mu mbeera yokukankana no kwekasuka wansi ebigwo.Naye siba mulimba bwe ngamba nti okukkiriza kwengeri nga eno kujjulula obuKristayo okufuukanga obusamize era ebyo byonna biva mubulimba bwa Setaani

Omuwandiisi Paul C. Jong annyonyola ekituufu.Ensonga zino enkulu azigendera ddalla ebuziba abawandiisi abasinga obungi zebalemwa edda.Okusooka annyonyola' okuzalibwa omulundi ogwo kubiiri' kye kitegeeza ate no' kubeera no Mwoyo oMutukuvu munda' era ayongera okunnyonyola enkolagana enkulu wakati wensonga zombi.Owo Naagenda nga 'menya mubujjuvu ebikwata ku Mwoyo Omutukuvu okuviira ddala 'kukwawula emyoyo okutuuka ku 'bulamu obwajjuzibwa omwoyo.

Okufuna ebisingawo,omuwandiisi akuwa amageezi okukebera ebiri mukitabo ku webusaiti.

livre audio
undefined
En raison du COVID-19 et l'interruption du service postal international,
nous avons suspendu temporairement notre "service gratuit de livres imprimés".
Au vu de cette situation, nous ne sommes pas en mesure de vous envoyer les livres actuellement.
Priez que cette pandémie cesse rapidement et que le service postal reprenne.